Eyali omukuumi wa Bagyenda yeremye okwogerera mu Kakiiko

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Waabaddewo katemba mu kakiiko ka Palamenti akalondoola ebitongole bya gavumenti, eyali omukuumi wa Justine Bagyenda mu kiseera weyali akulira okulondoola bbanka z’ebyobusuubuzi, bweyagezezzaako okugaana okumuwaako obujulizi. Juliet Adikot y’agambibwa okuyambako Bagyenda okutwala ebiwandiiko bya Bbanka enkulu ebyetaagibwa mu kunonyereza ku ngeri Bbanka musanvu gyezaggalwamu.

Share.

Leave A Reply