🗳️ Eyali Omubaka wa Butambala era Omumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owa Massekkati Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi kyaddaaki Kkooti emukirizza okweyimirirwa ayimbulwe ku kakalu kaayo ne banne abalala bwebavunaanibwa. Abalala 6 babalagidde okuleeta ababeyimirira abalala.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

