Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,428 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Eyali Clerk wa Kkooti ye Nabweru asiginsiddwa omusango

September 8, 2022 · Mubiru Ali

Anyou Ngolobe Vincent eyali Court Clerk, wa Nabweru Chief Magistrates Court asingisiddwa omusango gwokulya enguzi era nawerebwa okuddamu okubeera ne offiisi ya Gavumenti yonna. Ono yakwatibwa Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda wamu ne Uganda Police Force nga agezaako okulya enguzi yamitwalo 15 okusobola okuwa ekiragiro ekisengula abantu.