Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Eyali avunaanibwa ogw’okulya ez’obugaali bwa LC nebamubika nti yafa bamukute

April 30, 2019 · Mubiru Ali
Ekitongole ekirwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu State House nga kiri wamu ne Poliisi bakutte Engineer Robert Kakiza eyali Principal Civil Engineer mu Minisitule y’enguudo n’entambula. gwebabika nti yafa emyaka 9 egiyise. Ono yasimbiddwa mu maaso g’omulamuzi mu kkooti erwanyisa obuli bw’enguzi n’abakenuzi nasindikibwa ku alimanda.
Ono yali avunaanibwa n’abalala okufiiriza Gavumenti obuwumbi 4.2 nga zaali zakugula obugaali bwa ba Ssentebe ba LC emitwalo 7.

ย