Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Eyaleeta omutwe gw’omwana ku Palamenti asindikiddwa ku alimanda

https://youtu.be/CQwX1OE4l4g
Josephat Nuwashaba agambibwa okubba omwana namusalako omutwe nagutwala ku Palamenti ng’ekirabo kya Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi mu kkooti e Masaka naggulwako emisango esatu okuli; ogw’obutemu, obuliisa maanyi, saako okukusa omuntu. 

Nga gimusomeddwa Omulamuzi Grace Wakooli amulagidde obutabaako kyayogera kubanga omusango gulina kuwozesebwa kkooti nkulu.
Nuwashaba asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Masaka okutuusa nga 12 October lwanakomawo okusomerwa emisango.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort