Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Eyakubwa essasi mu nkizi asiibuddwa
December 16, 2020 · Mubiru Ali
Justine Namambo eyakubwa essasi mu nkizi bweyali mu Coaster e Mukono mukwekalakaasa okwaliwo nga 18-November-2020 asiibuddwa okuva mu waadi ya Causality mu Ddwaliro e Mulago. Wabula akyali mu bulumi nga tasobola kutuula, okuyimirira wadde okukyuusa omubiri gwe.