Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 655 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Eyakuba omwana e Luweero okubula okumutta bamusalidde emyezi 18

September 13, 2022 · Mubiru Ali

Dorothy Nabulime, Maama eyalabikira mu katambi ngakuba bubi omwana we asingisiddwa omusango gwokutulugunya omwana naweebwa ekibonerezo kyakusibwa emyezi 18. Ono asingisiddwa emisango ebiri okuli ogwokutulugunya n’okutyoboola ekitiibwa kyomuntu wamu n’okukuba nalumya omuntu.