Eyakuba eyayuza ekifaananyi kya Museveni aweereddwa fridge

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukyala Betty eyalabikira mu katambi nga akutte ejjambiya okulumba gwebaali balumiriza nti yasunye amaaso mu kifaananyi kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni namuyisaamu empi, olunaku lw’eggulo Ssaabawandiisi wa National Resistance Movement – NRM Justine Kasule Lumumba yamutonedde fridge empya gyeyasaba okukulaakulanya bizineesi ye.
Ono ye okukwata ejjambiya n’empi zeyakuba munne azigoboloddemu Fridge!
#TubeereBaDdembe
Share.

Leave A Reply