Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live

Eyafumita abakozi ba KCCA akambe avunaaniddwa

July 22, 2020 · Mubiru Ali

Omutembeeyi womu Kampala Juma Akankwasa eyaleeteddwa mu Kkooti ya Buganda Road olunaku lw’eggulo nga tasobola yadde okuyimirira akomezeddwawo olwaleero mu Kkooti navunaanibwa.
Ono okukomezebwawo kidiridde omusawo ku Ddwaliro lya Kampala Capital City Authority – KCCA ku City Hall okumukebera nategeeza nti wadde nga alumizibwa naye asobola okusomerwa emisango. Ono avunaanibwa omusango gw’okufumita abakoze ba KCCA babiri akambe ku Ppaaka enkadde.