Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 501 listening Simba FM Live

Eyafiira e Sudan aziikiddwa e Mbale

July 9, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole kya Uganda Red Cross Society mukussa mu nkola ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Ministry of Health- Uganda mu nkola eyokuziika abantu ababa bafiiridde ebweru w’Eggwanga mu ngeri eri scientific olunaku olwaleero baziise omusajja eyafiira e Juba nga 30-6-2020 oluvannyuma lw’okulemererwa okussa.
Omulambo ggwe gwakimiddwa ekitongole kino okuva ku nsalo y’e Elegu era nga aziikiddwa ku kyalo Nambulu, Namunsi parish, Nakaloke sub county mu Disitulikiti y’e Mbale.