EYABBA SSENTE ZA STATE HOUSE EZ’EMMERE BAMUSIBYE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
EYABBA SSENTE ZA STATE HOUSE EZ’EMMERE BAMUSIBYE:
Ismeal Kivumbi nga mukozi mu Maka gobwa Pulezidenti e Nakasero nga alongoosa bimuli avunaaniddwa omusango gwokubba obukadde 30 nga zino zaali zakugula mmere mu State House.
Kigambibwa nga 26-Feb-2021 nga akyali mukozi wa State House Kivumbi yabba obukadde 30.
Kivumbi emisango egyagaanye mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road era omulamuzi Marion Mangeni namusindika ku alimanda mu kkomera e Kitalya okutuusa nga 6-April kuba tabadde nabamweyimirira.
Share.

Leave A Reply