eyabba omulambuzi asangiddwa mu bbaala nga ajooga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Didan Atukunda nga mukozi mu Kkampuni y’abalambuzi eya Mamba Golira Safari nga ono yakola ensobi mu mpandiika nga awandiika ebisale bya balambuzi mu kifo kya Ddoola 3,000 n’awandiika Ddoola 30,000 nezimusasulwa abalambuzi wabula oluvanyuma abalambuzi nebamusaba azibaddize wabula neyerema akwatiddwa Poliisi y’ebyobulambuzi nga bamusanze mu bbaala e Kabale.
Ono akwasiddwa Poliisi emuleese ku Poliisi ya Jinja Road.

Share.

Leave A Reply