Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Eyabba eza Movit bamukwatidde Mbarara mu Wooteri

January 21, 2022 · Mubiru Ali

Abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu kitongole ekirwanyisa obuzigu ekya Flying Squad bakutte omuvubuka okuva e Ibanda agambibwa okubba ssente ddoola emitwalo 9 okuva ku Dayirekita wa Movit. Ddoola 27,700 wamu obukadde 97,840,000/= bwebwagiddwa okuva mu wooteri gyebadde apangisizza mu kibuga Mbarara.