Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Ettima lyaki – HE. Museveni
September 9, 2018 · Mubiru Ali
Ntutte omutawaana okubategeeza nti musaana mwewale era muwakanya n’obusobozi bwonna bwemulina okukunga Bannayuganda okukolebwa abantu abamu abatalina mpisa nga bakolagana n’ebitongole ebimu okuva ebweru w’eggwanga okulaba nti balemesa Ugana okukula. Naye mukimanye tewali asobola kulemesa Uganda kukula mu byanfuna, ettima lyabwe lisobola okulemesa abalambuzi okuggya naye terijja kulemesa makolero. – HE. Yoweri Kaguta Museveni
