Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ettemu e kyotera

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi mu Greater Masaka eyuungudde basajja baayo okuyigga abatemu abateberezebwa okubeera ab’ebijambiya n’embazzi abasse abantu basatu ku byalo eby’enjawulo mu Gombolola y’e Kabira mu kiro ekikeesezza olwaleero. Abebyokwerinda nga bakuliddwa RPC Enock Abaine bali mukunoonyereza abasse Bulaimu Kakooza 60, Robert Nyabenda 54 ab’okukyalo Mabaale kwossa Maria Nabukeera owe Katuntu byonna ebiri mu gombolola ye Kabira e Kyotera