Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 192 listening Simba FM Live

Etteeka eppya erya Computer Misuse 2022

October 14, 2022 · Mubiru Ali

Mu tteeka eppya erya Computer Misuse (amendment) 2022: “Emikutu gya ‘Social media’ egiri ‘Verified’ kijja kutwalibwa nti bannyini ggyo beebo amannya gaabwe agalabikira ku mukutu guno oba abaguddukanya. Omuntu yenna nga ennamba ye eyessimu oba email address byebyakozesebwa okuggulawo omukutu ogwo yajja okuvunaanibwa emusango egiziddwa ku mukutu ogwo.”