ettaka lyemutungo tebalibalirira – auditor general

Ssaababazi w’ebitabo bya gavumenti (Auditor General) John Muwanga yategeezezza nga akakiiko k’ebyettaka aka Uganda Land Commission bwekazimuula okuwabula obutagula ttaka lye Mutungo okuva ku Dr. Buwule Kasasa.
Ono yagambye nti wadde nga ettaka lino lyasasulwa naye mpaawo kubalirira kwasooka kukolebwa okumanya omuwendo gw’ettaka lino okuva eri Gavumenti Valuer era nga kino kyaleetera Gavumenti okufiirwa ensimbi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
updf ekutte abavubuka ababba abantu e kawempe