Ettaka ly’e Magere lyange mwesenzaako mu bukyaamu – Muky. Nakamatte

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ETTAKA LY’E MAGERE LYANGE NDYETAAGA: https://youtu.be/bvET_YmPpYI
Waliwo omukyala ategeerekeseeko erya Nakamatte avuddeyo naddukira mu Kkooti nga ayagala esazeemu ebyapa byonna ebiri ku ttaka e Magere nti era emuwe n’olukusa okusengula abatuuze abali ku ttaka lino bagamba nti ebyapa babifuna mu bukyamu.
Nakamatte agamba nti ettaka lino yalisikira ku Jjaajaawe era alyetaaga okubaako byakolerako.
Ku ttaka lino kwekuli n’amaka g’Omukulembeze wa @National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka

Bobi Wine

.

Share.

Leave A Reply