Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Ettaka lya NSSF tulina n’ekyapa – Byarugaba

August 2, 2018 · Mubiru Ali

ED wa NSSF Byarugaba agamba nti NSSF erina ekyapa ky’ettaka ly’e Ttemangalo era nga kiri mu mannya ga NSSF nga kyagibwa mu mannya ga Amos Nzeyi. Agumizza Abakozi abasoba mu bukadde obubiri nti ssente zaabwe zakozesebwa bulungi era balinde magoba gaabwe. Agambye akakiiko nti ettaka lino ligenda kuzimbibwako amyumba agasoba mu 350 nga gakumpangisa oba kutunda.

Ayongedde nakakasa akakiiko nti nga tebanagula ttaka lino basooka kufuna kkampuni yaba namateeka eya JB Byamugisha advocates okusooka okukola okunooyereza ku ttaka lino ku kikwatagana n’ekyapa.