Breaking
News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 385 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ettaka libumbulukuse e Manafwa abatuuze balajana

May 17, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Bunasirwe mu muluka gwe Buweswa mu ggombolola ye ne ebyalo ebirala mu ggombolola ye bebasibeddwa eka n’emukibira oluvannyuma lw’ettaka okubumbulukuka neribikka ennyumba zaabwe. Bagamba nti kino kyavudde ku namutikwa w’enkuba eyatonnye ekiro kyonna eky’olwokubiri/

Kkansala Jenifer Mwenyi agamba okubumbulukuka kw’ettaka lino kwabaddewo ku lwokusatu ssaawa nnya ez’okumakya nga abatuuze bagenze ku mirimu.

 

Mpaawo muntu yafudde wabula amayumba n’enimiro bingi byaziikiddwa era nga abatuuze abasinga badukidde ku byalo ebirinaanyewo.