Essomero lya New Crescent ligaddwa – Charles Twiine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwegadde essomero lya New Crescent Junior School at Kibedi Kawempe eryakwata omuliro nemufiiramu abaana 4 nga bwebakola okunoonyereza.
Nannyini ssomero wamu navunaanyizibwa kukulondoola amasomero mu Kawempe bayitiddwa bannyonyole.
Share.

Leave A Reply