BREAKING NEWS
Observer: Focus turns to Ghana, DR Congo Observer: Uganda, Burundi proudly represented through Australia at World Cup Pulse Uganda: Did former Miss Rwanda Jolly Mutesi scam Bebe Cool? MBU: I thought I was too cool to get HIV – MC Kats reveals mystery MBU: King Saha announces 2026 concert at Kololo Independence Grounds Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout Pulse Uganda: Viral video prompts police hunt for panga-wielding gang that attacked couple East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Essomero lya Moi Girls High School e Nairobi ligaddwa

Essomero lya Moi Girls High School e Nairobi ligaddwa week nnamba oluvannyuma lw’omuyizi okusobezebwako mu bisulo. Abazadde bakedde nnyo okukima abaana baabwe era nga n’abasirikale ba Poliisi bateekeddwa kusomero lino.

Abayizi bagamba nti bakubye enduulu, wabula tebayambiddwa Mukulu wasomero wadde ba ‘Matrons’ okutuusa ku makya omuwala eyasobezeddwako bweyasangiddwa mu lukuubo lw’ekisulo nga ataawa.

Abayizi bagamba nti munaabwe ow’emyaka 15 nga asoma mu ‘form 2’ yeyasobezeddwako mu kisulo kya Elgon ku ssaawa nga munaana ogw’ekiro ate abayizi abalala babiri nabo balumbiddwa abantu abatanategerekeka.

Era abayizi bagamba nti bakonkonye oluggi lwa ‘Matron’ nagaana okugulawo wabula nagulawo ku ssaawa kumi neemu ng’omusajja amaze okudduka.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply