Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 452 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

essomero lya hormisdallen liri mu buzibu

January 18, 2019 · Mubiru Ali

Essomero lya Hormisdallen ery’e Gayaza mu Wakiso lyakusasula obukadde 30 oluvannyuma lw’okukkiriza nga bweryalemesa eyali omuyizi waalyo ow’emyaka 11 okubeera mu kisulo abeere ne banne olw’okuba namagoye.
Ekikolwa kino eky’okusosola ky’eviirako abazadde okwekubira enduulu mu kakiiko akavunaanyizibwa ku bwenkanya aka Equal Opportunities Commission akatuuzizza enjuyi zombi, olw’essomero n’abooluganda lw’omwana.