Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Enzige ezalumbye Uganda tezitiisa – Everest Magara

February 11, 2020 · Mubiru Ali

Omukugu mu by’ebiwuka (Entomologist) era nga ye Country Director wa Desert Locusts Control Front Organization for East Africa Everest Magara agamba nti enzige ezayingidde mu Yuganda okuva ku mulirwano e Kenya tezirina bulabe bw’amaanyi kuba mu kadde kano ziri mu kwegatta.Magara agamba nti enzige zino nkulu nnyo era nga zalidde ekimala nga tezirina budde bungi bwakulya birime byakiragala kuba ziri mu kubiika era nga zigenda kufa mu naku ntono nnyo. Wabula ono asabye abantu okwetegekera enzige ento ezigenda okwalulwa kuba zo nzibu nnyo mukulya ebireme.