Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Enteekateeka z’olunaku lw’abajulizi e Namugongo ziwedde

June 2, 2018 · Mubiru Ali

Enteekateeka z’okujaguza olunaku lw’abajulizi e Namugongo ziwedde era nga n’abalamazi abasinga obungi batuuse ku kigo ky’abajulizi e Namugongo era nga n’ebyokwerinda binywezeddwa.

Poliisi ekubiriza abantu bonna okukolera awamu n’ebitongole ebikuuma ddembe naddala ku bantu bebekengera wamu n’ebintu ebitateegerekeka nga bakuba ku nnamba 0800 199 108.