Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Enteekateeka z’amatikkira ziri mu ggiya

Olukiiko olutegeka amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka, lutudde olwa leero okwongera okutema empenda ku ngeri emikolo bwekinaategekebwamu. Omubaka mu Parliament owa Busiro North, Hon. Peter Ssematimba asinzidde mu lukiiko luno nawayo obukadde buna (4m) ziyambeko mu nteekateeka. Oluvannyuma Olukiiko nga lukulembeddwamu Ssentebe,Owek Christopher Bwanika lulambudde ekifo ewanaategekebwa entikko y’emikolo era bingi ebituukiddwako.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort