Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 85 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

entebe tujaagala mu mirembe – bobi wine

January 8, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; Njagala ba General bakimanye nti tetuli mu kulwanagana nabo, maama akuuma State house akimanye nti tetuli mu lutalo wabula ffenna tuli Bannayuganda, era nsaba mutuuse obubaka eri Pulezidenti waffe nti mumpalana naye, tetwamukyawa era tetulina buzibu naye, ok twagala eyo entebe gyatuddemu naye si mububi.