Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Ente etomedde omusajja nemutta, ab’enju ye baagala baliyirirwe

July 15, 2018 · Mubiru Ali

Daniel Onek Lapyem 33, nga mutuuze w’e Okora East mu Angira mu gombolola y’e Lukung mu distirict y’e Lamwo atomeddwa ente naffirawo bweyabadde agenda okulaba ku Maama we. Ono aabdde muzimbi nga ente yamutomedde okuva emabega amayembe gaayo ne gamuyuza omugongo wamu n’ekisambi.

Wabula ab’ennyumba bagezezaako okumuddusa ku ddwaliro eririnaanyewo wabula tebasobodde kumutuusa nga mulamu. Bwebatyo abennyumba ye bavuddeyo nga baagala nannyini nte eno abaliyirire olw’omwana waabwe abadde abalabirira nga tebanamuziika.