Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Entambula y’ebidduka e Namugongo
June 2, 2019 · Mubiru Ali
Entambula y’ebidduka ku lunaku lw’abajulizi. Poliisi egamba nti okusobola okutereeza eby’entambula etaddewo ebifo emotoka wezirina okukoma nga tezituuse Namugongo. Tewali motoka y’abantu babulijjo, takisi oba Piki piki era tewali bifo bisimbibwamu motoka biteereddwawo ku kigo ky’abakatoliki oba aba Poletesitanti nga by’abantu babulijjo.