Entambula ey’olukale ekyawereddwa – Gen. Katumba

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita w’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala avuddeyo nannyonyola ku kyokuba nti ebbanga eryateekebwawo ku ntambula ey’olukale nga ewereddwa bweryaweddeko wabula nga tezinaddamu. Gen. Katumba agamba okusinziira ku mbeera eriwo n’ebiragiro ebirala ebiriwo kati ebbanga eryenaku 14 okuggwako tekikyagobererwa, era nga entambula ey’olukale ekyawereddwa.

Share.

Leave A Reply