Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 745 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

ensonga za Bbanka enkulu tuzikutte bulungi

December 12, 2018 · Mubiru Ali

Ssentebe w’akakiiko akabuuliriza ku bbanka ezaggalwa Abdu Katuntu atubuulidde nti akakiiko k’akulira aka COSASE ensonga za bbanka kazikutte n’obwengedereza bungi – nti era si kakujja nsonga za bbanka zino mu mawulire kubanga abantu balina okumanya ekigenda mu maaso.  Ku lunaku lwa bbalaza bweyali kyajje atongoze kaweefube w’okulwanyisa enguzi n’okubba ssente za Gavumenti Pulezidenti Museveni yagambye nti akakiiko kano tekasaanye kwanika nsonga za bbanka zino mu mawulire