Ensimbi zakutumbula byanjigiriza – Muyingo

Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza owa Amatendekero agawaggulu John Chrystom Muyingo avuddeyo nawolereza Gavumenti kukyokwongeza ebisale bya Makerere University ebitundu 15 ku buli 100 okutandika n’omwaka gw’ebyenjingiriza 2018/2019.

Muyingo agamba nti okwongeza ebisale kujja kuyamba kutumbula mu nkola y’emirimu ku Ssetendekero ono.

Ye Omubaka omukyala akiikirira Abavubuka mu ggwanga lyonna Hon. Adeke Anna Ebaju nga naye yasomera mu ttendekero lino agamba nti okwongeza ebisale tekyoleka bwenkanya wakati w’abayizi abesasulira n’abo abasasulirwa Gavumenti.

 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
obwakabaka bwa buganda butandise kaweefube w’okuzzaawo obutonde bw’ensi