Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live

Ensimbi obukadde 40 saabamunyaako – Muhanga

May 20, 2020 · Mubiru Ali

Akabondo kababaka b’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement – NRM bavuddeyo nebategeeza nga bwebagenda okuwawabira Ababaka abamu mu mbuga z’amateeka nga bagamba nti babogeddeko ebigambo ebigyweteke. Ababaka abatwalibwa okubeera bakiwagi mu kibiina kya NRM bavuddeyo nebategeeza nga bano bwebawereddwa ensimbi zino oluvannyuma lw’okuwagira ekiteeso ky’okusiima Pulezidenti mukulwanyisa ekirwadde kya #COVID19UG.
Bwebabadde ayogerako eri Bannamawulire, omwogezi wa NRM Caucus Margaret Muhanga yegaanye okubeera nakakwate kukyojja mumiro olw’Ababaka okusiima Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.