Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,767 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Ensala ya Kkooti ensukulumu yabadde yamazima – Rukutana

April 19, 2019 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Ssaabawolereza wa Gavumenti, Mwesigwa Rukutana avuddeyo nasaba Bannayuganda okuvaayo bajaganye olw’obuwanguzi obwatuukiddwako mu Kkooti ensukuluku olunaku lw’eggulo ku kujjulira ku kusalawo kwa Kkooti ya Ssemateeka ku ‘Age Limit’.
Rukutana agamba nti ensala eno yekyasinze okubeera enambulukufu obulungi, etalina kyekubiira era ey’amazima.