Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu!
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
Ennyumba za Poliisi e Naguru zibakwasiddwa mu butongole
December 8, 2022 · Mubiru Ali
Minisita w’Ensonga avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Kahinda Otafire olunaku olwaleero aguddewo amayumba gabasirikale ba Uganda Police Force 420 agasangibwa e Naguru. Gano gawemense obuwumbi 57.1. Ebizimbe bino 7 biri kimu kituumiddwa erinnya lyeyali abaddeko omuduumizi wa Poliisi.