Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,313 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ennyonyi zakuddamu okugenda e Duabi

January 7, 2022 · Mubiru Ali
Eggwanga lya UAE likakasizza nga bwerisumuludde ennyonyi eziva mu Yuganda okugenda e Dubai okuddamu okubuuka oluvannyuma lw’okuyimirizibwa mu December 2021.
Okusinziira kukiwandiiko ekifulumiziddwa kiraga nti ennyonyi eziva mu Yuganda zakuddamu okubuuka okugenda e Dubai okutandika n’olwa nga 10-January-2022 ku bbalaza wiiki ejja, wabula nga yo kkampuni ya Uganda Airlines etegeezezza nti yakuggulawo okutandika n’olwomukaaga luno nga 8-January-2022.