Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 286 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ennyonyi za yuganda bbiri zakutuuka mu ggwanga mu gw’okuna

March 19, 2019 · Mubiru Ali

Ennyonyi za Yuganda bbiri Bombardier CRJ-900 zakutuuka mu Yungada mu wiiki esooka ey’omwezi gwa April 2019.
Ephariam Bagenda omusigire wa Chief Executive Officer wa Uganda Airlines agamba nti olwo endala Bombardier zakutuuka muno mu July ne September wa 2019.
Bagenda era agamba nti Uganda Airlines efunye abagoba 12 wamu n’abayambi baabwe 12 era nga nabamu bali mukutendekebwa.
Engendo ezinasookera ddala ziri 12 omuli okubuuka okuva Entebe okudda e Nairobi mu Kenya, Mombasa mu Kenya, Goma mu Democratic Republic of Congo, Zanzibar, Dar es Salaam mu Tanzania, Harare mu Zimbabwe, Mogadishu mu Somalia, Kigali mu Rwanda, Kirimanjalo mu Tanzania ne Addis Ababa mu Ethiopia.