Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ennyonyi za Uganda Airlines zitandika leero

Ssaabaminisita wa Yuganda RT Hon. Dr. Ruhakana Rugunda yakiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo gw’okutongoza olubuuka lw’ennyonyi y’eggwanga eya Uganda Airlines nga omukolo ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe.
Ono awerekeddwako Minisita w’ebyenguudo n’entambula mu Ggwanga Monica Azuba Ntege wamu n’omubeezi wa Minisita ow’ebyobulambuzi Godfrey Kiwanda.
Ennyonyi eno esuubirwa okukola olubuuka lwayo olusooka nga agenda mu kibuga Nairobi ekya Kenya.
 
#UgandaAirlines

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort