Ennyonyi ya Uganda Airlines etuuse ku e Kenya
Emu ku nnyonyi za Yuganda ezagulibwa okuzzaawo Uganda Airlines enkya yaleero etuuse ku kisaawe kya Jommo Kenyatta International Airport nga egezesebwa nga akumu ku bukwakulizzo nga tenatandika kusaabaza bantu.

