Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 217 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ennyonyi ya RwandAir awabye neeva ku run way ku kisaawe Entebe

April 20, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byembuuka z’ennyonyi mu Ggwanga ekya Civil Aviation Authority Uganda kivuddeyo nekitegeeza ngenkya yaleero ku ssaawa kumineemu n’eddakiika 31 ennyonyi ya RwandAir CRJ 9 nnamba 464 bwewabye neva ku Run way enkya yaleero bwebadde egwa ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe nga kino kivudde ku mbeera y’obudde embi.
Abasaabaze bonna wamu n’abakola ku nnyonyi eno bavuddemu nga tewali akoseddwa. Enteekateeka z’okuggya ennonyi eno ku ‘Run way’ weyaremedde zigenda mu maaso.