Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 970 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ENNYONYI OKUVA E BUYINDI ZIYIMIRIZIDDWA OKUGWA MU YUGANDA

April 30, 2021 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ya Yuganda bweyimirizza ennyonyi zonna ezabasaabaze okuva e Buyindi okuddamu okujja mu Yuganda. Ategeezezza nti ekiragiro kino kitandikirawo mu kiro ekikeesa olunaku olw’enkya ku ssaawa mukaaga ogw’ekiro nga 1-May-2021.
Kino kidiridde ekirwadde kya #COVID-19 okuddamu okusitula enkuudi mu Ggwanga lya Buyindi nga n’abayizi 3 okuva ku Ssomero lya Agha Khan ababadde bakadda okuva e Buyindi mu luwummula bakebereddwa nebasangibwa n’ekirwadde kino.