Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live
News

Ennyonyi egudde e Kalongo mu Agago

May 19, 2023 · Mubiru Ali
Ennyonyi kika kya Skyvan category fixed wing, eremeredde omugoba waayo neegwa e Kalongo mu Disitulikiti y’e Agago.
Abagoba bagiddwamu nga balamu nebaddusibwa mu Ddwaliro okufuna obujjanjabi. Amyuuka omwogezi w’eggye lya UPDF Col. Deo Akiiki ategeezezza nti ennyonyi eno siya UPDF.