Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ennyonyi egenda okukozesebwa okufuuyira enzige etuuse mu ggwanga

February 21, 2020 · Mubiru Ali

Kyaddaaki abalwanyisa enzige mu mambuka ga Yuganda bafunye akamwenyumwenyu ennyonyi okuva mu Kitongole kya Desert Locust Control Organisation of East Africa (DLCO-EA), bwetuuse mu ggwanga okuyimba mukufuyira enzige.Evarist Magara akiikirira Uganda ku DLCO-EA, avuddeyo nategeeza nti ennyonyi eno evudde Nairobi era nga etuuse mu Disitulikit y’e Moroto. Ategeezezza nti ennyonyi eno egenda kukozesebwa kulondoola wamu n’okufuuyira enzige mu bwengula.