Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 471 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Enkumbi tezikyakola ku mulembe guno – Abed Bwanika.

November 23, 2015 · Mubiru Ali

Eyeesimbyewo ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016, Dr. Abeedi Bwanika asekeredde ekya Museveni okuwa abantu enkumbi amaka agasoba mu bukadde 10.

Dr. Abeedi Bwanika agamba nti okulima nga kukozesa nkumbi kwava dda ku mulembe, guno omulembe gwa tulakita.

Okwogera bino asinzidde ku kya President Museveni okuwandiikira Ssaabaminisita Dr. Ruhakana Rugunda ekiwandiiko ekiragira okuwa abantu enkumbi.