Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 378 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Enkola y’okusimba emiti n’okukola Bulungibwansi mu Busiro etongozeddwa.

May 16, 2019 · Mubiru Ali

Enkola eno etongozeddwa omwami omwami w’essaza Busiro Charles Kiberu Kisiriiza mu Gombolola ya Mutuba V Entebbe.

Abantu ba Kabaka basoose kukola Bulungibwansi okuva mu town ye Lugonjo okutuuka ku mwalo e Nakiwogo era Kaweefube ono atwaliddemu n’akatale ke Nakiwogo era yenyigiddwamu abantu ab’enjawulo omuli n’abaana b’amasomero. Kaweefube w’okukola Bulungibwansi awoomeddwamu omutwe omwami w’egombolola Mutuba V Entebbe mukyala Erone Vello Bubye wamu n’abatongole ba Kabaka.

Enkola y’okusimba emiti egendereddwamu okuzzaawo obutonde bwensi obwonooneddwa ennyo ennaku era nga obwakabaka nga buli wamu ne bannamikago baasisinziira wano okutongoza kaweefube w’okusimba emiti mu buli Ssaza lya Buganda.