Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 452 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Enkola ya Federo yesinga okuganja – Ssaabasumba Lwanga .

January 18, 2016 · Mubiru Ali

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga agamba nti enfuga ya Federo yeesinga okuganja mu Uganda kubanga erina empeereza ennungi eri abantu bonna ate era esembeza abantu okumpi n’abakulembeze baawe .

Bino Ssaabasumba yabyogeredde ku mukolo nga Ssaabasajja Kabaka

aggalawo ekisaakaate kya Nnaabagereka ekiyiindide essaabiiti bbiri ku ssomero lya St. Juliana e Gayaza mu disitulikiti ye Wakiso .