Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 293 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Enkola ya Bonna Basome ewezezza emyaka 25 – Minisita Janet Kataaha

January 27, 2023 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo, Janet Kataaha Museveni ategeezezza nti ng’enkola ya ‘Bonna Basome’ mu pulayimale egenda kuweza emyaka 25 mu ggwanga musanyufu n’engeri abantu gyebajijumbiddemu era kiraga nti evuddemu ebibala nga n’abantu bongedde okugyesiga.