Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 746 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Enjawukana tuziteeke ebbali, NUP ezze kubalwanirira – Nakweede

December 10, 2021 · Mubiru Ali

Akwatidde ekibiina kya National Unity Platform bendera ku kifo kya Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kayunga Nakweedde Harriet Kafeero asabye Bannakayunga okwerabira enjawukana eziriwo bamuwagire kuba mwetegefu okufuula Kayunga Disitulikiti eyeyagaza buli omu awatali kugobaganyizibwa ku ttaka, ebyekulaakulana ebiyambira awamu abantu n’obuweereza obutuukiridde nga bwerufu.