Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 473 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Enguzi yeeyongedde mu bakozi ba Gavumenti – Kaliisoliiso

October 2, 2017 · Mubiru Ali

Yafeesi ya Kaliisoliiso wa Gavumenti egamba nti efunye okusoomoozebwa okupya okuzze kati okw’omuze gw’obuli bw’enguzi nga abakozi ba Gavumenti beekobaana okubuza ensimbi z’omuwi w’omusolo.

Bino byogeddwa amyuka Kaliisoliiso wa Gavumenti, Omulamuzi George Bamugemereire bwabadde ayogerera mu musomo oguyindidde ennaku ssatu nnamba mu kisaawe e Kololo ogwababadde guteekeddwateekeddwa ab’ekitongole ekiwooza emisolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority Authority .