Enguzi ezingamizza empeereza y’ebyobulamu mu malwaliro ga Gavumenti

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Alipoota okuva mu kitongole ky'obwannakyewa ekya Uganda Debt Network eraga nti  enguzi esukkiridde mu malwaliro ga Gavumenti y'ezingamizza empeereza y'ebyobulamu mu ggwanga. 

Okunoonyereza kuno okwakoleddwa okwetooloola eggwanga lyonna kulaga nti enkola y'abasawo ey'okusabanga abalwadde ssente ekiviiriddeko abalwadde abangi okwkabuka amalwaliro nga tebakoleddwako 

 

Share.

Leave A Reply